Omutume Yokaana yalagula nti amazzi 
ag’obulamu agawonya abantu gasobola okufunibwa 
okuva ew'Omwoyo n’Omugole.
Tusobola okumanya Omwoyo n’Omugole kye bali 
nga twekenneenya ebigambo ebiri mu Baibuli; 
Katonda yatonda omusajja n'omukazi mu 
kifaananyi kya Katonda era Yerusaalemi 
ali waggulu ye Nnyaffe nga bwe 
kyawandiikibwa ekitabo Ky'Abbagalatiya.
Bano ye Taata Kristo Ahnsahnghong, 
eyajja ng’Omwoyo, ne Katonda Nnyaffe. 
World Mission Society Ekkanisa Ya katonda 
yewali Katonda Kitaffe ne Katonda Maama 
gye bayita abantu okujja okufuna okusonyiyibwa 
ebibi, obulamu obutaggwaawo, n’obulokozi.
Ensonga lwaki ekkanisa ekozesa ebitiibwa 
“Taata”, “Maama” ne “Ow’oluganda”,
kubanga abantu bonna ba memba 
ba famire ey’omu ggulu. 
Katonda ye Kitaffe era Nnyaffe.
Era Omwoyo n'omugole boogera nti
“Jjangu. Naye awulira ayogere nti
“Jjangu.” Naye alina ennyonta ajje:
ayagala atwale amazzi ag'obulamu buwa.
Okubikkulirwa 22:17
119 Bundang P.O.Box, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of KOREA 
Tel 031-738-5999 Fax 031-738-5998
Head Office: 50, Sunae-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
Main Church: 35, Pangyoyeok-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
ⓒ World Mission Society Church of God. All rights reserved. Privacy Policy