Sulemaani yakola byonna bye yayagala, naye ku nkomerero yagamba nti, “Byonna bya bwereere!” Era nga ne Alekizanda Omukulu bwe yakkiriza, omuntu bw'afa addayo ngalo nsa. N’olwekyo, tetulina kumatira na ssanyu lya nsi ery'akaseera, wabula tubeerewo lwa bwakabaka obw'omu ggulu, nga tutya Katonda era tukuuma ebiragiro bye. Obulamu obw'amagezi kwe kubeerawo lwa ssanyu eritaggaawo mu bwakabaka obw'omu ggulu.
Abantu balina okukola ekyetagisa etusobozesa okubeera abeesigwa ku nsi, n'okufuna omukisa gwa Katonda mu ggulu. Abali mu Kkanisa ya Katonda bakuuma olunaku lwa Ssabbiiti n'embaga z'omwaka omusanvu, ne bagulumiza Katonda n'ebikolwa ebirungi, nga beetegekera eggulu n'obulamu obutaggwaawo.
enfuufu n'edda mu ttaka nga bwe yali, omwoyo ne gudda eri Katonda eyagugaba. "Obutaliimu obusinga obutaliimu bwonna,"bw'ayogera Omubuulizi; "byonna butaliimu." Ekigambo ekyo we kikoma wano; byonna biwuliddwa: otyanga Katonda, okwatanga ebiragiro bye; kubanga ekyo bye byonna ebigwanira omuntu. Omubuulizi 12:7–8
119 Bundang P.O.Box, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of KOREA
Tel 031-738-5999 Fax 031-738-5998
Head Office: 50, Sunae-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
Main Church: 35, Pangyoyeok-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
ⓒ World Mission Society Church of God. All rights reserved. Privacy Policy