Mu famire ya
Ibulayimu, Eryeza ne
Isimayiri tebaafuna busika.
Isaaka, omuto, obusika yabufuna
ng’ayita mu kitaawe ne
nnyina abaali ab’eddembe.
lino lye ssomo Katonda
ly’ayigiriza abantu. Ne leero,
bwetufuuka abaana ba Taata
Ahnsahnghong ne Katonda Nnyaffe
nga tuyita mu ndagaano
empya, tusobola okufuuka
bakabona ba Katonda mu ggulu
ng’abasika ba Katonda.
Yesu bwe yagamba nti,
“Toli kitundu kunze,”
Peetero yewuunya
kubanga abo bokka abalina
ekitundu ku Katonda be
basobola okulokolebwa ne bayingira
mu bwakabaka obw’omu ggulu.
Eno y’ensonga lwaki ba
memba mu Kkanisa ya
Katonda bateeka omutima
gwabwe gwonna mu kubuulira
Katonda Kitaffe ne Katonda
Nnyaffe eri ensi yonna
n’okubatangaaza nti enkolagana
wakati wa Katonda n’abantu
y’enkolagana y’Abazadde n’abaana.
Naye Yerusaalemi eky’omu ggulu
kye ky’eddembe, ye nnyaffe.
Abaggalatiya 4:26
Era nnaabeeranga Kitammwe
gye muli, Nammwe munaabeeranga
gye ndi abaana ab’obulenzi
n’ab’obuwala, bw’ayogera Mukama
Omuyinza w’ebintu byonna.
2 Abakkolinso 6:18
119 Bundang P.O.Box, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of KOREA
Tel 031-738-5999 Fax 031-738-5998
Head Office: 50, Sunae-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
Main Church: 35, Pangyoyeok-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
ⓒ World Mission Society Church of God. All rights reserved. Privacy Policy