Embaga ye migatti egitazinbulukuswa ye mbaga
Yesu Kristo mwe yasitula omusalaba
gw’okubonaabona olw’aboonoonyi.
Katonda atuyigiriza nti abantu bonna, aboonoonyi
ab’omu ggulu, bwe bagoberera ekyokulabirako
kya Kristo, ne basitula emisalaba gyabwe ,
ne bagoberera ekkubo lya Kristo, basobola
okuba n’okwegomba okw’emirembe n’emirembe nga
bayita mu kubonaabona n’ebizibu.
Abatukuvu b’Ekkanisa eyasokawo baategeera nti waliwo
obulamu obutaggwaawo oluvannyuma lw’obulamu ku
nsi eno era ne bakkiriza
n’essanyu okubonaabona kwonna, ebizibu, n’okuyigganyizibwa
nga begomba emirembe n’emirembe.
Mu ngeri y’emu, ba memba b’Ekkanisa
ya Katonda bulijjo beebaza buli
kye basisinkanaa nakyo ku nsi eno.
Nalaba omugugu Katonda gwe yawa abaana b'abantu.
He has made everything beautiful in its time. He has also set eternity in the human heart; . . .
Yafuula buli kintu okuba ekirungi mu
kiseera kyakyo: era yateeka emirembe ne
mirembe mu mitima gyabwe abantu, . . .
Omubuulizi 3:10–11
Kyetuva tulema okuddirira; . . .
Kubanga okubonaabona kwaffe okutazitowa, okw'ekiseera
ekya kaakano, kwongerayongera nnyo okutukolera
ekitiibwa ekizitowa eky'emirembe n'emirembe;
2 Abakkolinso 4:16–17
119 Bundang P.O.Box, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of KOREA
Tel 031-738-5999 Fax 031-738-5998
Head Office: 50, Sunae-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
Main Church: 35, Pangyoyeok-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
ⓒ World Mission Society Church of God. All rights reserved. Privacy Policy