Katonda omu Kitaffe yakola omulimu gwa
Kitaffe n’erinnya Yakuwa mu mulembe gwa
Kitaffe; mu mulembe gw’omwana, yajja n’erinnya
Yesu n’ateekawo ekyokulabirako eri abantu ng’omwana;
mu mulembe gw’Omwoyo Omutukuvu, Yajja
omulundi ogw’okubiri n’erinnya kristo Ahnsahnghong.
Kino Obusatu kye kitegeeza
Abo abategeera Obusatu basobola okukkiriza era
ne bakitegeera nti Katonda Yakuwa kye
yakola Yesu ye yakikola, era Yesu
kye yakola kyakolebwa Erinnya Eppya Kristo Ahnsahnghong.
Era basobola okutegeera nti mu mulembe
gw’Omwoyo Omutukuvu, Kristo Ahnsahnghong alina
okujja ne Katonda Nnyaffe, Omugole w’Omwoyo
Omutukuvu era bakulemberemu abantu okutuuka mu bulokozi
okuyita mu mbaga ey’Okuyitako ey’endagaano empya.
Nze, nze mwene, nze Mukama;
so tewali mulokozi wabula nze.
Isaaya 43:11
Oyo lye jjinja eryanyoomebwa mmwe abazimbi, . . .
So tewali mu mulala bulokozi, kubanga
tewali na linnya ddala wansi
w’eggulu eryaweebwa abantu eritugwanira okutulokola.
Ebikolwa 4:11–12
119 Bundang P.O.Box, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of KOREA
Tel 031-738-5999 Fax 031-738-5998
Head Office: 50, Sunae-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
Main Church: 35, Pangyoyeok-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
ⓒ World Mission Society Church of God. All rights reserved. Privacy Policy