Amagezi ag’okutegeera Katonda azze ku nsi
eno mu mubiri gali mu Baibuli.
N’olwekyo, eri abo ababuuza nti, “Lwaki
Kitaffe Ahnsahnghong ye Katonda, Kristo
eyajja omulundi ogw’okubiri?” tulina okulaga endagamuntu
ya Katonda, Baibuli.
Yesu yawa obulamu obutaggwaawo eri abo abalya
omugaati n’okunywa omwenge ku mbaga ey’Okuyitako.
Kyokka tewali muntu yenna yagikuuma okumala emyaka nga 1,600
oluvannyuma lw’Okuyitako okuggyibwawo mu mwaka
gwa AD 325 mu Lukiiko lw’e Nicaea.
Mu mulembe gw’Omwoyo Omutukuvu, Kristo
Ahnsahnghong awadde obulamu obutaggwaawo ng’ayita mu mbaga
ey’Okuyitako mu Kkanisa ya Katonda.
Bwe kityo, Ye Katonda eyamira okufa
emirembe gyonna n’omwenge omukadde.
Munoonya mu byawandiikibwa, kubanga
mmwe mulowooza nti mu byo mulina obulamu
obutaggwaawo; n'ebyo bye bitegeeza
ebyange, . . .”
Yokaana 5:39
119 Bundang P.O.Box, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of KOREA
Tel 031-738-5999 Fax 031-738-5998
Head Office: 50, Sunae-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
Main Church: 35, Pangyoyeok-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
ⓒ World Mission Society Church of God. All rights reserved. Privacy Policy