Baibuli ewa obujulirwa eri Katonda Kitaffe ne Katonda Nnyaffe okuyita mu Adamu ne Kaawa.
Nga Kaawa bw 'ayitibwa "nnyina w' abalamu bonna," yawa abantu obulamu obw 'omubiri, era Katonda Maama yajja ku nsi eno okuwa abantu obulamu obutaggwaawo.
Katonda yagamba nti, “Tukole abantu mu kifaananyi kyaffe, [...].” era n’atonda omusajja n’omukazi, era n’akozesa erinnya ery’obungi “Elohim” [Bakatonda] emirundi egisukka mu 2,500
(Enkumi bbiri mu bitaano)
mu Baibuli.
N'ekilala, Yategeeza nti Katonda Maama aliwo, awa abantu obulamu obutaggwaawo ng 'ayita mu kuteekateeka kwe okutonda ebintu byonna okufuna obulamu okuyita mu maama yekka.
Katonda n'ayogera nti "Tukole omuntu mu ngeri yaffe, mu kifaananyi kyaffe, . . ."
Katonda n'atonda omuntu mu ngeri ye, mu ngeri ya Katonda mwe yamutondera; omusaja n'omukazi bwe yabatonda.
Olubereberye 1:26–27
Omusajja n'atuuma mukazi we erinnya lye Kaawa; kubanga ono ye nnyina w'abo bonna abalamu.
Olubereberye 3:20
119 Bundang P.O.Box, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of KOREA
Tel 031-738-5999 Fax 031-738-5998
Head Office: 50, Sunae-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
Main Church: 35, Pangyoyeok-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
ⓒ World Mission Society Church of God. All rights reserved. Privacy Policy