Nga buli omu bwalina taata ne maama abazaala omubiri, waliwo Kitaffe ow 'omwoyo era Maama ow' omwoyo atuwa obulamu obutaggwaawo mu nsi ya bamalayika.
Nga tukukkiriza mu kino, tulina okukuuma Embaga ey'Okuyitako ey'endagaano empya, engeri yokka ey'okufuuka abaana ba Katonda.
Abaana ba Katonda, abagenda okufuga emirembe gyonna mu bwakabaka obw 'omu ggulu, bateekwa okumanya erinnya lya Katonda.
Ng 'abatukuvu bwe bafuna erinnya Yesu ne balokolebwa mu mulembe gw' omwana, ab 'Ekkanisa ya Katonda bafuna Kristo Ahnsahnghong ne Katonda Nnyaabwe mu mulembe gw'Omwoyo Omutukuvu, babuulira erinnya lya Katonda eri ensi yonna ne batuusa amawulire ag'obulokozi.
Naye bwe munaabeeranga awatali kukangavvulwa, okugwana okututuukako fenna, muli beebolereze, so si baana.
Nate twalina bakitaffe ab'omubiri gwaffe abaatukangavvulanga, ne tubassangamu ekitiibwa: tetulisinga nnyo okugonderanga Kitaawe w'emyoyo, ne tuba abalamu?
Abebbulaniya 12:8–9
Abalala beesiga amagaali, n'abalala beesiga embalaasi, Naye ffe tunaayogeranga erinnya lya Mukama Katonda waffe.
Zabbuli 20:7
119 Bundang P.O.Box, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of KOREA
Tel 031-738-5999 Fax 031-738-5998
Head Office: 50, Sunae-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
Main Church: 35, Pangyoyeok-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
ⓒ World Mission Society Church of God. All rights reserved. Privacy Policy