Ba memba b’ekkanisa n’abatume tebaakuzangako
Kusaba kwa Sande oba Ssekukkulu.
Katonda yawandiika mu Baibuli ekkubo
abantu lye bayinza okufuna okusonyiyibwa
ebibi n’okuyingira mu bwakabaka obw’omu ggulu.
Enfunda n’enfunda yakiggumiza nti, “Toyongerako
kintu kyonna ku bigambo bya
Baibuli oba okuggyawo ekintu kyonna.”
Ensangi zino, amakanisa mu nsi gakkiriza
Katonda Kitaffe yekka so si Katonda Nnyaffe,
naye Katonda Nnyaffe y’awa “obulamu obutaggwaawo,”
Katonda bwe yasuubiza abaana be.
Katonda yawa obujulizi ku Katonda Nnyaffe
okuyita mu biramu byonna ebyatondebwa okusinziira
ku Katonda by’ayagala omuli abasajja n’abakazi,
n’okuyita mu “mitochondria” ezazuulibwa bannassaayansi.
Ntegeeza buli muntu awulira ebigambo eby’obunnabi
obw’ekitabo kino nti Omuntu yenna bw’ayongerangako
ku byo, Katonda alyongerako ku ye
ebibonyoobonyo ebiwandiikiddwa mu kitabo kino:
era omuntu yenna bw’aggyangamu mu
bigambo eby’ekitabo eky’obunnabbi buno, Katonda
aliggyako omugabo gwe ku muti
ogw’obulamu, ne mu kibuga ekitukuvu,
ebiwandiikiddwa mu kitabo kino.
Okubikkulirwa 22:18–19
119 Bundang P.O.Box, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of KOREA
Tel 031-738-5999 Fax 031-738-5998
Head Office: 50, Sunae-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
Main Church: 35, Pangyoyeok-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
ⓒ World Mission Society Church of God. All rights reserved. Privacy Policy