Bwe twali tutategeera bulungi Katonda
by’ayagala n’amazima, twayogeranga ng’omwana omuto, twalowoozanga
ng’omwana omuto, era twategeranga ng’omwana omuto,
nga twagala buli kimu kikolebwe nga bwe twagala.
Naye oluvannyuma lw’okukkiriza mu kuuja
kyokubiri kya Kristo Ahnsahnghong ne Katonda
Mama n’okutegeera amazima, tulina okuddamu okuzaalibwa
ng’abaana ba Katonda nga tulina okukkiriza
okukuze n’okugoberera obulagirizi bwa Katonda n’obuwulize.
Nga ensozi zonna, emigga, n’ennyanja,
ebikola obutonde, bwe bimatira n’ebifo byabyo
ebyabiwebwa era n’obuwulize ne bigoberera Katonda
by’ayagala mu mbeera zaabyo awatali kwemulugunya,
ba memba b’Ekkanisa ya Katonda batambulira
mu kkubo ly’okukkiriza, bulijjo nga balaga
okwebaza mu mbeera zaabwe eziweereddwa.
Bwe nnali omuto, nnayogeranga ng'omuto,
nnalowozanga ng'omuto, nnategera ng'omuto: bwe nnakula,
ne ndeka eby'obuto.
1 Abakkolinso 13:11
119 Bundang P.O.Box, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of KOREA
Tel 031-738-5999 Fax 031-738-5998
Head Office: 50, Sunae-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
Main Church: 35, Pangyoyeok-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
ⓒ World Mission Society Church of God. All rights reserved. Privacy Policy