"Okukkiriza mu Katonda" kitegeeza okugondera n'okuteeka mu nkola ebigambo by'awa.
Nga mukyala wa Lutti bwe yafuuka empagi y'omunnyo, n'abaana ba Isirayiri ne bafuuka abaddu b 'abalabe baabwe, bwe kityo n'abo abatawuliriza kigambo kya Katonda bajja kuba n 'emitawaana egy'engeri eyo leero.
Ba memba b'Ekkanisa ya Katonda bakkiriza nti enjigiriza ezaaweebwa Kristo Ahnsahnghong ne Katonda Nnyaffe lye kkubo lyokka erituusa ku bulokozi obutaggwaawo mu ggulu, era bagoberera n'essanyu amateeka ge n'ebigambo bye byonna, nga basuubira n'essuubi nti, "Bigambo ki eby'omukisa Katonda by'anaatuwa leero?"
Bw'atyo bw'ayogera Mukama, omununuzi wo, Omutukuvu wa Isiraeri, nti "Nze Mukama Katonda wo, akuyigiriza okugasa, akukulembera mu kkubo ly'oba oyitamu.
Singa wawulira amateeka gange! kale emirembe gyo gyandibadde ng'omugga, n'obutuukirivu bwo ng'amayengo g'ennyanja."
Isaaya 48:17–18
119 Bundang P.O.Box, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of KOREA
Tel 031-738-5999 Fax 031-738-5998
Head Office: 50, Sunae-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
Main Church: 35, Pangyoyeok-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
ⓒ World Mission Society Church of God. All rights reserved. Privacy Policy