Katonda teyaleeta butyabaga bwe yali asazeewo
okutuusa ku Nineeve kubanga beenenya
mu bwesimbu wadde nga baali bagoberera
bakatonda abalala era ne babonyaabonya Isirayiri.
Omubi ku ludda olwa ddyo
era n’omwana eyazaawa eyaleka kitaawe
bwe beenenya, baafuna emikisa.
Okuyitira mu bino byonna, Katonda yalaga abantu
nti basobola okwewala obutyabaga n’okulokolebwa
nga beenenyezza okuva mu bibi byabwe.
Obukakanyavu n’omutima oguteenenya bitereka obusungu
bwa Katonda ku lunaku olw’okusala omusango.
Ba memba b’Ekkanisa ya Katonda baamanya
ekkubo ly’okwenenya okujjuvu nga bayita mu
bigambo bya Kristo Ahnsahnghong ne
Katonda Nnyaffe, era kati babuulira enjiri
y’endagaano empya, nga basuubira nti n’abalala
bajja kulokolebwa okuyitira mu kwenenya.
Kyendiva mbasalira omusango, ai ennyumba
ya Isiraeri, buli muntu ng'amakubo ge
bwe gali, bw'ayogera Mukama Katonda.
Mukomeewo, mukyuke okuleka ebyonoono byammwe
byonna; kale obutali butuukirivu buleme okubazikiriza.
Ezeekyeri 18:30
119 Bundang P.O.Box, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of KOREA
Tel 031-738-5999 Fax 031-738-5998
Head Office: 50, Sunae-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
Main Church: 35, Pangyoyeok-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
ⓒ World Mission Society Church of God. All rights reserved. Privacy Policy