Yesu yakomyawo Lazaalo mu bulamu era nawonya abalwadde bangi, naye era bonna baafa.
Si kya magero ky’amaanyi nti omuntu omulwadde awonyezebwa era nakomezebwawo mu bulamu,
naye kya magero ky’amaanyi nti tusobola okufuna obulamu obutaggwaawo nga tulya omugaati ogw’obulamu okuyitira mu Okuyitako.
“Mukama wange, tunagenda waani? Olina ebigambo by’obulamu obutaggwaawo.”
Okukiririza mu Kristo Ahnsahnghong ne Maama owomuggulu abazze ng’Omwoyo n’Omugole mu kiseera ekya Mwoyo mutukuvu ye ngeri eyokufuna emikisa gy’Obwakabaka obwomuggulu nga Peetero.
Ekkanisa ya Katonda, Maama owomuggulu gyali n’abantu be
Y’ekkanisa ekuza Okuyitako okw’endagaano empya—omugaati ogw’obulamu, okusinzira ku kwagala kwa katonda.
119 Bundang P.O.Box, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of KOREA
Tel 031-738-5999 Fax 031-738-5998
Head Office: 50, Sunae-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
Main Church: 35, Pangyoyeok-ro, Bundang-gu, Seongnam-si, Gyeonggi-do, Rep. of Korea
ⓒ World Mission Society Church of God. All rights reserved. Privacy Policy